d49d17137747602914db9ff10e400926.ppt
- Количество слайдов: 98
You are a teacher. How many children are in your class? Oli musomesa. Olina abaana bameka mu kibiina kyo? Oli musomesa. Olin_abaana bameka mu kibiina kyo?
I have thirty children. Nina abaana amakumi asatu. Nin_abaan_amakumi asatu.
Oh, that’s many. Are they all girls or you teach both girls and boys? Ooo! Bangi! Bonna bawala, oba osomesa abawala n’abalenzi? Ooo! Bangi! Bonna bawala, oba osomes_abawala n’abalenzi?
All are girls. Bonna bawala.
Girls only? Bawala bokka?
Mary’s class has 12 girls. Ekibiina kya Mary mulimu abawala kkumi na babiri. Ekibiina kya Mary mulim_abawala kkumi na babi_i.
My bag has 13 mangoes. Mu nsawo yange mulimu emiyembe kkumi na ssatu.
Are all my shoes on the table? Engatto zange zonna ziri ku mmeeza? Engatto zange zonna zi_i ku mmeeza?
Yes, all are there! Yee, zonna weziri! Yee, zonna wezi_i!
Nakimuli is always going to the shops. Nakimuli agenda bulijjo mu maduuka.
Paulo reads a book from time to time. Paulo asoma oluusi n’oluusi ekitabo.
Nansubuga rarely sings. Nansubuga ayimba bbalirirwe. Nansubuga ayimba bbali_i_we.
Nakawangi drinks coffee every day. Nakawangi anywa kaawa buli lunaku.
He/she talks loudly all the time. Ayoogaana buli kiseera. Ayoogaana buli kisee_a.
The bushbuck never gets tired. Engabi tekooyera. Engabi tekooye_a.
It rained all night. Enkuba yacekera ekiro kyonna. Enkuba yakyeke_a eki_o kyonna.
Diana, please go just now and buy sugar. Diana mwattu, genda kaakati okugula ssukaali.
Henry swims two days/twice a week. Henri awuga ennaku ebiri buli wiiki. Henri awuga ennaku bi_i buli wiiki.
What time are you going to town? Ogenda mu kibuga ssaawa mmeka?
When does the meeting start? Olukiiko lutandiika ddi?
When does the meeting end? Olukiiko luggwa ddi?
His/her favourite cat Kkapa ye eŋŋanzi kayingo
A small house Akayumba
A hut Akasisira Akasisi_a
A bicycle Akagaali
History Ebyafaayo
a story / a tale Olugero Oluge_o
Wealth, riches Obugagga
Today Leero Lee_o
This morning Enkya ya leero Enkya ya lee_o
This afternoon Eggulo lya leero Eggulo lya lee_o
This evening Ekiro kya leero Eki_o kya lee_o
The shop was empty. Edduuka lyali jjereere. Edduuka lyali jje_ee_e.
The entire road was muddy. Ekkubo lyonna lifuuse kasambajjo.
Kampala is a city. Kampala kibuga.
It [Kampala] is the capital city of ('in') Uganda. Kye kibuga ekikulu mu Uganda. Kye kibug_ekikulu mu Uganda.
It [Kampala] is in the centre of Uganda. Kiri mu makkati ga Uganda. Ki_i mu makkati ga Uganda.
Therein [Kampala] are many different people. Kirimu abantu bangi ab'enjawulo. Ki_i_mu abantu bangi ab'enjawulo.
They come from many tribes/nations. Bava mu mawanga mangi.
Many people live in Kampala. Abantu bangi babeera mu Kampala.
They do many different kinds of work. Bakola emirimu mingi egy'enjawulo. Bakola emi_i_mu mingi egy'enjawulo.
They do carpentry. Babajja.
They build / do construction. Bazimba.
They do office jobs. Bakola emirimu egy'omu ofiisi. Bakola emi_i_mu egy'om_ofiisi.
There[in] are many offices. Mulimu ofiisi nnyingi.
There[in] are many departments. Mulimu ebitongole bingi.
Our favourite story Olugero lwaffe oluganzi kayingo
The other animal Ekisolo ekirala Ekisolo eki_ala
To meet Okusanga
To visit Okukyala
To become friends Okufuuka abo mukwano
Small houses Amayumba
House(s) Ennyumba
Life Obulamu
This week Wiiki eno
This month Omwezi guno
This year Omwaka guno
I go to the door. The teacher goes to the door. Ŋŋenda ku luggi. Omusomesa agenda ku luggi.
I shut the door. The teacher shuts the door. Nzigalawo oluggi. Omusomesa aggala oluggi.
I open the door. The teacher opens the door. Nzigulawo oluggi. Omusomesa aggula oluggi. Nzigulaw_oluggi. Omusomesa aggula oluggi.
I come from the door. The teacher comes from the door. Nva ku luggi. Omusomesa ava ku luggi.
I sit on a chair. The teacher sits down on a chair. Ntuula ku ntebe. Omusomesa atuula ku ntebe.
I stand up. The teacher stands up. Nnyimirira. Omusomesa ayimirira. Nnyimi_i_a. Omusomesa ayimi_i_a.
I go to the [black]board. The teacher goes to the [black]board. Ŋŋenda ku lubaawo. Omusomesa agenda ku lubaawo.
I write on the [black]board. The teacher writes on the [black]board. Mpandiika ku lubaawo. Omusomesa awandiika ku lubaawo.
I closed the door. What did I do? You closed the door. Nzigadde oluggi. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Oggadde oluggi.
I ate breakfast. What did I do? You ate breakfast. Ndidde ekyenkya. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Olidde ekyenkya.
I put on shoes. What did I do? You put on shoes. Nnyambadde engatto. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Oyambadde engatto.
I have returned to class. What did I do? You returned to class. Nzize mu kibiina. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Ozze mu kibiina.
I saw a circle. What did I do? You saw a circle. Ndabye enkulungo. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Olabye enkulungo. Ndaby_enkulungo. (Question) Nkoze ki? (Answer: ) Olaby_enkulungo.
This doctor is good. Omusawo ono mulungi.
The men are reading the newspaper. Abasajja basoma amawulire. Abasajja basom_amawuli_e.
The child is eating breakfast. Omwana alya kyenkya.
I am playing football with the new student. Nsamba mupiira n'omuyizi ompya. Nsamba mupii_a n'omuyizi ompya.
The teachers are in a meeting. Abasomesa bali mu lukiiko.
All my children are good. Abaana bange bonna balungi.
This work is bad. Omulimu guno mubi.
What work do you do? Okola mirimu ki? Okola mi_i_mu ki?
These mattresses need cleaning. Emifaliso gino gyetaaga okwegilongoosa.
My head hurts. [I have a headache. ] Omutwe gunnuma.
The second year is ending. Omwaka ogw'okubiri guweddeko. Omwaka ogw'okubi_i guweddeko.
Our hearts are hurting. [We are heartbroken. ] Emitima gituluma.
Spouse[s] Omufumbo, Abafumbo
Wife, wives Omukyala, Abakyala
Woman, women Omukazi, Abakazi
Husband[s], Chief[s] Omwami, Abaami
Man, men Omusajja, Abasajja
Parent[s] Omuzadde, Abazadde
Girl[s] Omuwala, Abawala
[Human] Body, bodies Omubiri, Emibiri Omubi_i, Emibi_i
Boy[s] Omulenzi, Abalenzi
Muscle[s] Omufumbi, Emifumbi
Blood Omusaayi
Arm[s] Omukono, Emikono
[Human] Back[s] Omugongo, Emigongo
Luck, Mercies /blessings Omukisa, Emikisa
Benefit[s] Omugaso, Emigaso
Habit, habits Omuze, Emize


