efa19d572b40138de56562c14c15f7d7.ppt
- Количество слайдов: 64
I stay Mbeera Mbee_a
You stay Obeera Obee_a
You [. pl] stay Mubeera Mubee_a
He/She stays Abeera Abee_a
We stay Tubeera Tubee_a
Which city/town do you come from? Ova mu kibuga ki?
I come from Denver. Nva mu Denver.
You come from Denver but now you stay in Kampala. Do you understand? Ova mu Denver, naye kati obeera mu Kampala. Otegedde? Ova mu Denver, naye kati obee_a mu Kampala. Otegedde?
Yes, I understood. Yee, ntegedde.
No, I don’t understand. Nedda, sitegedde.
You [. pl] stay in Kampala. Do you understand? Mubeera mu Kampala. Mutegedde? Mubee_a_mu Kampala. Mutegedde?
Yes, we understand Yee, tutegedde.
People in this place are herdsmen. Do you [. pl] understand? Abantu b'omu kitundu ekyo balunzi. Mutegedde? Abantu b'omu kitund_ekyo balunzi. Mutegedde?
No, we didn’t understand. Nedda, tetutegedde.
I don’t wish to eat. Saagala kulya.
There’s no water. Tewali mazzi.
Children, don’t enter here. Baana mmwe, temuyingira wano. Baana mmwe, temuyingi_a wano.
I’m not happy. Siri musanyufu.
Fruit Ebibala
Mangoes Emiyembe
Oranges Emicungwa
Passion Fruit Obutunda
Pineapple Ennaanansi
Sweet Banana (usually roasted) Gonja
Banana [usually served hot like mashed potatoes] Amatooke
How are you, Miss/Madame? Oli otya nno, Nnyabo?
I’m fine, and you? And how are those at home? Bulungi, ate ggwe? Ab’eka bali batya?
They are well. Bali bulungi.
Mum, I’m going out! Maama, ŋŋenze!
What is it? (reply to a call. ) Wangi?
I’m going to buy sugar. Ŋŋenda kugula ssukaali.
My dear, don’t buy sugar. I have sugar in the kitchen. We need salt. Wattu, togula ssukaali. Nina ssukaali mu fumbiro. Twetaaga munnyo. Wattu, togula ssukaali. Nina ssukaali mu fumbi_o. Twetaaga munnyo.
My stomach hurts. Olubuto lunnuma.
The [maize] flour is stale. Obuwunga bwa laala. Obuwunga bwa_laala.
How is life? Obulamu buli butya?
Life is good. Obulamu bulungi.
Medicine Eddagala
Malaria Omusujja gw’ensiri Omusujja gw’ensi_i
A head cold Ssennyiga
A wound Ekiwundu
A blister Ebbavu ddene
A small sore Ebbwa tono
I stay with my brother. Mbeera ne muganda wange. Mbee_a ne muganda wange.
I stay near him/her. Mbeera kumpi naye. Mbee_a kumpi naye.
I stay far from my dad’s place. Mbeera wala okuva ewa taata wange. Mbee_a wala okuv_ewa taata wange.
I stay alone. Mbeera nzekka. Mbee_a_nzekka.
You stay alone? Ggwe, obeera wekka? Ggwe, obee_a wekka?
No, I don’t stay alone. Nedda, sibeera nzekka. Nedda, sibee_a_nzekka.
He/She stays alone. Ye, abeera yekka. Ye, abee_a yekka
He/She doesn’t stay alone. Ye, tabeera yekka. Ye, tabee_a yekka.
Tom and Mary stay alone. Tom ne Mary babeera bokka.
They don’t stay alone. Bo, tebabeera bokka. Bo, tebabee_a bokka.
You [all] stay alone. Mmwe, mubeera mwekka. Mmwe, mubee_a mwekka.
You [all] don’t stay alone. Mmwe, temubeera mmwekka. Mmwe, temubee_a mmwekka.
We stay alone. Ffe, tubeera ffeka. Ffe, tubee_a ffeka.
We don’t stay alone. Ffe, tetubeera ffeka. Ffe, tetubee_a ffeka
Which city/town do you stay? Obeera mu kibuga ki? Obee_a mu kibuga ki?
I stay in Mbale Mbeera mu Mbale. Mbee_a mu Mbale
Oh, don’t you stay alone! With whom do you stay? Ooo, tobeera wekka! Obeera n'ani? Ooo, tobee_a wekka! Obee_a n'ani?
I stay with David. Mbeera ne David. Mbee_a ne David.
You and David, near whom do you stay? Ggwe ne David mubeera kumpi n'ani? Ggwe ne David mubee_a kumpi n'ani?
We stay near Mr. Zimbe. Tubeera kumpi ne Mwami Zimbe. Tubee_a kumpi ne Mwami Zimbe.
Do you [. pl] stay near Mr. Kaggwa? Mubeera kumpi ne Mwami Kaggwa? Mubee_a kumpi ne Mwami Kaggwa?
No, we stay far from him. Nedda, tubeera wala naye. Nedda, tubee_a wala naye.
efa19d572b40138de56562c14c15f7d7.ppt